Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 333 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
Archive

Tag: latest

Sipiika Oulanyah yatwaliddwa okujanjabibwa – Sipiika Among

Omumyuuka wa Sipiika Rt. Hon. Anitah Among yavuddeyo nategeeza nga bweyayogedde ne Sipiika Rt. Hon. Jacob Oulanyah ali…

120 begasse ku NRM okuva mu NUP ne DP e Masaka

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Luweero ne Rwenzori Alice Kabayo; “Olunaku olwaleero mbadde musanyufu okusisinkana wamu…

Eyali emunyeenye ya Yuganda Ssenyange kati asula ku nguudo e Netherlands

#SimbaSportsUpdates; Ahmed Ssenyange “French Cut” eyali Midfielder owenjawulo amaze emyaka 2 ngasula ku nguudo mu Ggwanga lya Netherlands.…

Bannakenya Pulezidenti gwebanalonda gwetugenda naye – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nsisinkanye nabadde omubaka wa Kenya mu Yuganda H.E Kiema Kilonzo mu State House Entebe.…

Pulezidenti Museveni alonze Maj. Gen. Kandiho nga Chief of Joint Staff wa UPF

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze Maj. Gen. Abel Kandiho nga Chief of Joint Staff owa Uganda Police Force…

SID e Kireka ekyaliwo okuweereza Bannayuganda – CP Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nasambajja ebibadde bitambuzibwa ku ‘social media’ nti ekitongole kya…

Atulugunya omuntu wakuvunaanibwa nga muntu – Minisita. Muruli

Akola nga Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka nebyekiramuzi Hon. Muruli Mukasa bwabadde ayogerako eri Palamenti ku nsonga…

Lwaki mutulugunya abantu – Hon. Nsereko

Hon. Muhammad Nsereko; “Kati mwagala omuwi w’omusolo yaba atikkibwa omugugu gwokusasula obuwumbi 12 obwokuliyirira abatulugunyiziddwa olwokuba waliwo abebyokwerinda…

Ababaka b’oludda oluvuganya Gavumenti baagala kuggya mu Minisita Muhwezi obwesigwa

Ababaka b’Oludda oluvuganya Gavumenti nga bakulembeddwamu akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon.…