Atulugunya omuntu wakuvunaanibwa nga muntu – Minisita. Muruli

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akola nga Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka nebyekiramuzi Hon. Muruli Mukasa bwabadde ayogerako eri Palamenti ku nsonga z’eddembe lyobuntu wamu n’okutulugunya abantu okukolebwa ebitongole bebyokwerinda ategeezezza nti si tteeka lya Gavumenti yadde enkola eyitwamu okufuna obujulizi okuva mu bantu. Ayongeddeko nti etteeka likirambika bulungi nti era ne Pulezidenti azze akiddingana lunye.
Agamba nti oyo yenna atulugunya omuntu akikola ku lulwe nti era wakukolebwako nga amateeka bwegalagira.
Share.

Leave A Reply