Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 177 listening Simba FM Live
Sports

Eyali emunyeenye ya Yuganda Ssenyange kati asula ku nguudo e Netherlands

February 9, 2022 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates;
Ahmed Ssenyange “French Cut” eyali Midfielder owenjawulo amaze emyaka 2 ngasula ku nguudo mu Ggwanga lya Netherlands.
Ssenyange yegatta ku KCC kati KCCA FC mu 1989 ngava mu Namilyango College okutuusa mu 1994 gyeyasisinkanira abasambi abamaanyi okuli; Jackson Mayanja , George Nsimbe , Sadic Wassa Baker Masiko , Sam Simbwa n’abalala. Mu 1995 yegatta ku Arua Young Stars.
Mu 1995 Ssenyange yava mu Yuganda okugenda mu USA okutetenkanya obulamu, mu 2009 yagenda e Netherlands.
Ssenyange yazaalibwa nga 25/December/1974, ku kyalo Namayiba mu Disitulikiti y’e Mukono.