Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 126 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Minisita w’Obuwangwa Ennono n’Obulambuzi wamu n’abaweereza mu kitongole ky’e by’obulambuzi mu Bwakabaka balambudde ebifo by’ennono

Minisita w’Obuwangwa Ennono n’Obulambuzi Oweek David Kyewalabye Male wamu n’abaweereza mu kitongole ky’e by’obulambuzi mu Bwakabaka balambudde ebifo…

Poliisi eyiiriddwa e Kawempe

Uganda Police Force ekedde kuyiwa basajja baayo abawanvu n’abampi ku Kawempe Muslim Primary School, nga wano Ababaka boludda…

Poliisi ekutte abantu 7 abateeberezebwa okubeera abatujju

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Ekitongole kya Poliisi ekya Directorate of Crime Intelligence nga kikolera…

Pulezidenti Museveni akomyeewo mu Ggwanga

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nkomyeewo mu Ggwanga okuva ku bugenyi obutongole mu Ggwanga lya Republic of the Congo…

Obwakabaka bwa Buganda busaaside abantu be Teso

Obwakabaka bwa Buganda busaasidde aba Teso olw’okufiirwa Omukulembeze waabwe ow’ennono Papa Emorimor Iteso, Augustine Osuban Lemukol eyavudde mu…

Batutulugunya nebatatuyamba – Bavubuka

Waliwo ekibinja ky’abavubuka abakedde okugumba ku kitebe ky’ekibiina ky’Amawanga amagatte ekirwanirira eddembe ly’obuntu ekya United Nations Human Rights…

Omubaka Odonga Otto avudde mu byobufuzi

Eyaliko omubaka wa Aruu County mu Disitulikiti y’e Pader Samuel Odonga Otto avuddeyo nalangirira nga bwavudde mu byokwesimbawo;…

Express FC egobye omutendesi Wasswa Bbosa

#SimbaSportsUpdates; Kkiraabu ya Express Football Club evuddeyo netegeeza nga bwegobye omutendesi Wasswa Bbosa. Abadde omumyuuka we James Odoch…

Fred Enanga alabudde abadigize ku lunaku lwa Valentine

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nalabula abakyala nti bwobaako gwogenda okusisinkana ku lunaku lw’abagalana…