Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 92 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Express FC egobye omutendesi Wasswa Bbosa

February 14, 2022 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates;
Kkiraabu ya Express Football Club evuddeyo netegeeza nga bwegobye omutendesi Wasswa Bbosa. Abadde omumyuuka we James Odoch kati yakwasiddwa okugira nga atambuza emirimu gy’omutendesi okumalako Sizoni ngayambibwako omutendesi waba Goal Keeper Daniel Kiwanuka.