Omubaka Odonga Otto avudde mu byobufuzi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Eyaliko omubaka wa Aruu County mu Disitulikiti y’e Pader Samuel Odonga Otto avuddeyo nalangirira nga bwavudde mu byokwesimbawo; “Nsazeewo okuwummula okwesimbawo mu byobufuzi, waliwo enjawulo wakati wokubivaamu wamu n’okukiriza nti ekimala kimala. Nga sifudde ku binaava mu kujjulira mu Elec. Appeal No. 002 of 2021, sijja kuddamu kwesimbawo kati ne 2026. Abasigadde mu lwokaano mbaagaliza buwanguzi.”

Share.

Leave A Reply