Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 251 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: latest

Vice Presidenti Alupo agenze Kenya

Omumyuuka w’omukulembeze w’eggwanga Rtd. Maj. Jessica Rose Epel Alupo atuuse mu Kibuga Nairobi, Kenya gyagenze okukiikirira Pulezidenti Yoweri…

Bwemuba muzitummye ne Bannayuganda temuddamu okusaba Pulezidenti ssente

Ababaka abatuula ku kakiiko ka Palamenti akembalirira basimbidde ekkuuli ensimbi obuwumbi 83 amaka g’omukulembeze w’eggwanga zegeetaaga nga za…

Sipiika wa Palamenti asiibuludde Abasiraamu

Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Anitah Among lunaku olwaleero asiibuludde Ababaka Abasiraamu nabeebaza olwobuwagizi bwabwe gyali era neyeyama…

Proline FC, Nyamityobora FC ne Myda FC zisaliddwako

#SimbaSportsUpdates; Kkiraabu okuli; Maroons FC, Black Power FC ne Kyetume Fc zisuumusiddwa nezireetebwa mu Uganda Premier League, olwo…

St. Adrew Kaggwa 2-0 Buddu SS

#SimbaSportsUpdates; Ba Ddiifiri nga bawerekerwa abasirikale ba @Uganda Police okuva ku kisaawe oluvannyuma lw’omupiira mu mpaka za USSSA…

Nnaabagereka bamuwadde engule

Maama Nnaabagereka Sylvia Nnagginda aweereddwa engule emusiima olwa kaweefube gwakoze okugunjula n’okutumbula Obuntubulamu mu bantu ba Buganda n’ensi…

Ebiwandiiko by’ettaka ly’e Naguru byabula – AG Chairman Henry Nyumba

Akola nga Ssaabawandiisi w’Akakiiko akavunaanyizibwa ku nsonga z’ebyettaka mu Ggwanga Henry Nyumba avuddeyo nakawangamula eri akakiiko ka Palamenti…

Kkooti Ejulirwamu ekakasizza Munnakibiina kya NUP ng’omubaka wa Bukomansimbi North

Kkooti Ejulirwamu olunaku olwaleero ekakasizza Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Dr. Ndiwalana Christine Nandagire ng’omubaka…

Bannayuganda ate temukisussa – Minisita Kasaija

Minisita W’ebyenfuna Matia Kasaija avuddeyo nawanjagira Bannayuganda; “Banange kyemutukubye kimala, ate temutuyita babbi olwa ddiiru y’emmwaanyi.” Minisita Kasaija…