Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 223 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Nnaabagereka bamuwadde engule

April 28, 2022 · Mubiru Ali
Maama Nnaabagereka Sylvia Nnagginda aweereddwa engule emusiima olwa kaweefube gwakoze okugunjula n’okutumbula Obuntubulamu mu bantu ba Buganda n’ensi yonna . Engule eno emanyiddwa nga LifeTime Award, emuweereddwa ab’ekitongole ky’obwannakyewa ekya EA Philanthropy Network. Omukolo gubadde ku Protea Hotel mu Kampala, ng’ekwasiddwa Minisita w’amawulire era omwogezi w’Obwakabaka Owek. Noah Kiyimba kulwa Nnaabagereka. Owek. Kiyimba asiimye abawadde Nnaabagereka engule eno kubanga balabye omulimu gwakola nga gwetaaga okusiima mu ngeri ey’enjawulo.