Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 226 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: latest

Bannayuganda muveeyo mulwanirire ensi yammwe – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avudde…

Abantu 2673 bebasuuliddwa e Masaka mu kwewandiisa okuyingira UPDF

Okunoonya abagenda okwegatta ku ggye lya Uganda People’s Defense Force UPDF kugweredde mu mirango mu Masaka Sub-Region abantu…

Besigye ne Mukaku bakiriziddwa okweyimirirwa

Kkooti ya Buganda Road enkya yaleero ekirizza Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye wamu ne Samuel Lubega Mukaku okweyimirirwa…

MAAIF esanyizaawo ebyenyanja ebiweza kiro 600

Ministry of Agriculture, Animal Industry and Fisheries – MAAIF esaanyizzaawo kkiro z’obwenyanja obuto 600 Entebe oluvannyuma lwokufuna ekiragiro…

Emboozi ku ttaka ery’obuwumbi 2

Emboozi ennyimpi; Ettaka eriweza hectares 516 nga lisangibwa Kagadi lya mugenzi John Kalete. Omukyala ow’emyaka 79 Nantalia Namuli…

Abatuuze mu Nakaseke Central bekalakaasizza lwa luguudo

Abatuuze ku kyalo Lumpewe, Kamuli Parish, Kikamulo Sub-County mu Nakaseke Central bekumyeemu ogutaaka nebatandika okusimba ebitooke mu luguudo…

Ebya Ssegiriinya ne Ssewanyana babikwasizza Katonda

Kkooti Ejulirwamu enkya yaleero etegeezezza nga bwetalina buyinza kuwulira nsonga yakugaana kweyimirira Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform…

Poliisi ekutte 2 okuva mu Ddwaliro e Naguru

Akakiiko okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda…

Banaffe bagenda ku mwezi ffe tulwanira ssente za Parish Model

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Gen. Kahinda Otafiire; “Abantu mu mawanga amalala bagenda ku mwezi nakukomawo.…