Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 254 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ebya Ssegiriinya ne Ssewanyana babikwasizza Katonda

June 29, 2022 · Mubiru Ali
Kkooti Ejulirwamu enkya yaleero etegeezezza nga bwetalina buyinza kuwulira nsonga yakugaana kweyimirira Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Allan Ssewanyana Bwino owa Makindye West ne Hon. Ssegiriinya Muhammad owa Kawempe North okwagaanibwa Kkooti Enkulu.
Omulamuzi ategeezezza nti kyayinza okubayamba kwekulagira Gavumenti ekole mangu ku nsonga zokunoonyereza bano basobole okuwozesebwa ku minsago gyebagambibwa okuzza.