Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 277 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Kkooti egobye omusango gwa Nakwedde

Kkooti Enkulu olunaku olwaleero egobye omusango ogwawaabwa Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Nakwedde Harriet Kafeero…

Ekyebbeeyi tetukiriiko tutunuulidde mafuta butabula – Irene Butebe

Omuwandiisi omukulu mu Minisitule avunaanyizibwa ku by’amasanyalaze n’obugagga obw’ensibo Irene Pauline Batebe bwabadde alabiseeko mu Kakiiko ka Palamenti…

Yuganda esusse okwewola – Hon. Silwany

Omubaka akiikirira Bukooli County Central Hon. Solomon Silwany; “Mulowooza sikyekiseera tulekerawo okwewola kuno okutakoma, waliwo ensimbi zetwewola nezituweebwa…

Kiki ekiteekeddwawo okuyamba ab’e Karamoja mu myaka 36 egya NRM? – Hon. Kabahenda

Omubaka Omukyala Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM owa Disitulikiti y’e Kyegegwa Hon. Flavia Kabahenda Rwabuhoro; “Emyaka…

Bannakibiina kya NRM baddukidde mu Kkooti

Waliwo Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM abawerera ddala 67 abatutte ekibiina kyabwe mu Kkooti wamu ne…

Bannayuganda temugeza okwenyigira mu kwekalakaasa e Sri Lanka – Minisita Mulimba

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ebweru w’Eggwanga John Mulimba avuddeyo nalabula Bannayuganda abawangalira e Sri Lanka obutenyigira…

Abatamanyangamba balumbye Kkooti y’e Mengo

Agava mu Kkooti e Mengo galaga nga bwewaliwo bakyalakimpadde abatanategeerekeka abalumbye ekizimbe kya Kkooti nebakuliita n’ebiwandiiko ebyomugaso ssaako…

Katikkiro asisinkanye abaami b’Amagombolola g’Obwakabaka

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nsisinkanye abaami b’Amagombolola g’Obwakabaka nga abasinga ku bbo bakyali baggya mu buweereza buno. Mbasabye…

Mujje munnyonnyole ku bbeeyi yamafuta – Kakiiko ka Palamenti

Abakungu okuva mu Minisitule y’Ebyobusuubuzi wamu ne Minisitule evunaanyizibwa ku byamasanyalaze n’ebyobugagga obyomuttaka balabiseeko mu Kakiiko ka Palamenti…