Kkooti egobye omusango gwa Nakwedde

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kkooti Enkulu olunaku olwaleero egobye omusango ogwawaabwa Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Nakwedde Harriet Kafeero nga awakanya obuwanguzi bwa Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM, Andrew Muwonge ku kifo kya Ssentebe wa Disitulikiti y’e Kayunga.
Kkooti eragidde Nakwedde okuliyirira Muwonge ssente zakozesezza mu musango guno.
Share.

Leave A Reply