Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 308 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Ebifo ebirala 6 bizuuliddwamu bbomu – Enanga

September 4, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti baliko ebifo 6 byezudde nga bibadde bitegeddwamu bbomu enkolerere.
Ebifo ebizuuliddwa biri mu bitundu okuli Bunnamwaya, Lungujja ne zooni eyitibwa Kayanja.
Enanga alabudde Bannayuganda ku bigenda mu maaso n’abasaba begendereze mu ntambula zaabwe kubanga ebiriwo biraga nti sibyakusaaga wabula abatujju balina enteekateeka ey’okukuba bbomu akadde konna.