Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 291 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Bannakibiina kya NRM baddukidde mu Kkooti

July 14, 2022 · Mubiru Ali
Waliwo Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM abawerera ddala 67 abatutte ekibiina kyabwe mu Kkooti wamu ne Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda ka NRM, Dr.Tanga Odoi nga bawakanya eky’ekibiina okwefuula ekigalo ekisajja nebabamma omukisa okwesimbawo ku bifo by’Ababaka abakiika mu Palamenti y’Obuvanjuba bwa Afirikaa (EALA) nebayise abaabwe.
Bano baagala Kkooti eyise ekiragiro bunnambiro nga kiyimiriza mbagirawo buli kimu ekigenda mu maaso mu kulonda kuno okutuusa ng’Omusango mwebawakanyiza bino gusaliddwa.