Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 302 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Kiki ekiteekeddwawo okuyamba ab’e Karamoja mu myaka 36 egya NRM? – Hon. Kabahenda

July 14, 2022 · Mubiru Ali
Omubaka Omukyala Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM owa Disitulikiti y’e Kyegegwa Hon. Flavia Kabahenda Rwabuhoro; “Emyaka 36 gyetubadde mu buyinza, tukimanyi bulungi nti Karamoja yetaaga obuyambi obwamaanyi olw’embeera gyebadde ebbanga lyonna. Tukimanyi bulungi ffenna nti enkuba bwetonnya e Teso amataba gabatawanya, era tukimanyi bulungi nnyo nti buli luvannyuma lwa myaka 4 Omuggga Nyamwamba guwaguza, kati nteekateeka ki eteereddwawo okwetegekera bino byonna?”
#PlenaryUg