Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,294 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Tag: latest

Poliisi ekutte omuvubuka eyewaanye okubeera owa ADF e Lugazi

Ekitongole kya Crime Intelligence nga kikolera wamu Uganda Police Force e Buikwe ekutte Kalanzi Resto ow’emyaka 25 omutuuze…

Eyawonyeewo mu bulumbaganyi bwa ADF alojja

Omuyizi Julius Isingoma okusimattuka abatujju ba ADF abalumbye ekisulo ky’abayizi mweyabadde alunyumya nga lutabaalo. Isingoma agamba nti yabadde…

Kkooti eragidde admin okuzza mmemba ku WhatsApp group gweyaggyako

Omulamuzi weddaala erisooka owa Kkooti y’e Makindye Igga Adiru yalagidde Asinguza Allan Mutemba ngono yemuwawabirwa okuzza Baitwababo Herbert…

Abavunaanibwa ogwokutta Magala basindikiddwa ku alimanda

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Alex Ajiji asindise abantu 9 abagambibwa okuwamba n’okutta Suzan Magara mu 2018…

Abantu 4 bebakewandiisa okuddira Minisita Engola mu bigere

Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda kavuddeyo nekategeeza nga abantu 4 olunaku olwaleero bwebewandiisizza ku lunaku…

Sisobola kulekulira munuune ku vvu – IGG Beti Kamya

Kaliisoliiso wa Gavumenti, Beti Kamya Turwomwe avuddeyo nakomba kwebaza eriibwa, kikafuuwe tajja kulekulira nga bangi bwebadde balowooza olw’ebigambo…

Omusumba eyakwatibwa ku lwokusobya ku mwana yejeerezeddwa

Kkooti e Luweero yejeerezza eyali Omusumba wa Luteete Archdeaconry esangibwa mu Luweero Diocese Rev. Canon Kezekiah Kalule 68,…

Paapa Francis asabidde abaana abatiddwa e Lhubiriha

Omutukuvu Paapa Francis akulembeddemu ekitambiro kya mmisa kyasabidde abayizi b’essomero lya Lhubiriha Secondary School e Kasese abaafiiridde mu…

Rugunda akiikiridde Pulezidenti Museveni e Russia

Eyaliko Ssaabaminisita wa Uganda Fr. Ruhakana Rugunda wamu n’abakulembeze okuva mu nsi za Afirika abalala olunaku lw’eggulo basisinkanye…