Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 156 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Kayihura agiddwako emisango egibadde gimuvunaanwa

Eyaliko omuduumizi wa Uganda Police Force Gen. Kale Kayihura Gauvmenti emuggyeeko emisango gyebadde emivunaana. Nga 24-August-2018, Kayihura yavunaanibwa…

Ab’e Mpologoma batabukidde ayagala okubabbako ettaka

Bazzukulu ba Namuguzi abeddira Mpologoma olunaku lweggulo bakedde kusimba lusuku ku ttaka ly’ekiggwa ky’Ekika eriweza square mile 1…

Abasirikale e Gabon balangiridde nga bwebawambye obuyinza

Abamaggye 12 mu Ggwanga lya Gabon bagenze ku TV y’eggwanga nebalangirira nga bwebawambye obuyinza. Bano bategezezza nga bwebasazizzaamu…

Katikkiro atongozza bboodi ya Buganda Land Board empya

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Ntongozza Bboodi ya Buganda Land Board empya ekulirwa Omuk. Francis Kamulegeya. Mbasabye ekulembeza obwerufu,…

UNESCO eyagala amasiro gazzibwe ku lukalala lw’ebifo ebyobulambuzi

UNESCO evueddeyo newagira ekiteeso ekyokuggya Amasiro g’e Kasubi ku lukalala lw’ebifo ebyolekedde okusaanawo oluvannyuma lw’okuddamu okugazimba. Kino kizze…

Bobi Wine ayuguumizza Fort Portal

Abantu beyiye ku nguudo mu Kibuga Fort Portal okwaniriza Pulezidenti wa National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi Ssentamu…

Akamyuufu ka NRM e Hoima kazzeemu ebbugumu

Akulira akakiiko k’ebyokulonda mu National Resistance Movement – NRM Dr. Tanga Odoi avuddeyo nakakasa nti enteekateeka z’okulonda anaakwatira…

Akakiiko ka Palamenti kaagala Muky. Geraldine Ssali agobwe

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobusuubuzi olunaku olwaleero kasabye Omuwandiisi weggwanika ly’ensimbi, Ramathan Ggoobi agobe omuwandiisi Omukulu mu…

Akakiiko ka Palamenti kaagala Transport Officer wa Minisitule yebyobusuubuzi akwatibwe

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobusuubuzi nekasaba abobuyinza okukwata era bavunaane akulira eby’entambula mu Minisitule y’ebyobusuubuzi Daniel Kalule…