Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 610 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Akakiiko ka Palamenti kaagala Muky. Geraldine Ssali agobwe

August 29, 2023 · Mubiru Ali
Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobusuubuzi olunaku olwaleero kasabye Omuwandiisi weggwanika ly’ensimbi, Ramathan Ggoobi agobe omuwandiisi Omukulu mu Minisitule y’Ebyobusuubuzi Geraldine Ssali, ku bigambibwa nti yadumuula ebisale byokudaabiriza ekizimbe kya Offiisi za Minisitule y’ebyobusuubuzi ku Farmers’ House okutuukira ddala ku buwumbi 2.
Akakiiko kakizudde nti ono yakyuusa embalirira eyakolebwa mu kkontulakiti okugiggywa ku buwumbi 4.664 nazifuula obuwumbi 6.2.