Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 608 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Bobi Wine ayuguumizza Fort Portal

August 29, 2023 · Mubiru Ali
Abantu beyiye ku nguudo mu Kibuga Fort Portal okwaniriza Pulezidenti wa National Unity Platform (NUP), Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine enkya yaleero. Abantu bawuliddwako ku nguudo nga bayimba ‘People Power’.
Kyagulanyi ali mu kitundu okuggulawo offiisi za NUP mu kitundu kino wamu n’okwogera okukunga obuwagizi bw’ekibiina.
Wabula Uganda Police Force eyiye basajja baayo abawanbu n’abampi ku kifo walina okukuba olukuŋŋaana nga bantu bagaaniddwa okuyingira.