Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 129 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Bobi Wine akozesezza emotoka ya Gavumenti okusomba abantu – Kirunda

Amyuuka Munnamawulire wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, Faruk Kirunda avuddeyo nategeeza; “Oluvannyuma lwa Bobi Wine okulemererwa okuweza abantu…

Ebifo ebirala 6 bizuuliddwamu bbomu – Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti baliko ebifo 6 byezudde nga bibadde bitegeddwamu bbomu…

Poliisi esazeeko Mabiito Business Hub e Nateete

Abebyokwerinda basazeeko Mabiito Business Hub e Nateete mu Divizoni y’e Rubaga mu Kampala oluvannyuma lwekiteeberezebwa okubeera bbomu okusangibwa…

Kitalo! Eyaliko HM wa Lubiri SS afudde

Kitalo! Eyaliko omukulu w’essomero lya Lubiri Senior Secondary Godfrey Ssentongo Ssempa afudde. Ono abadde yakawummula emirimu gyobusomesa. Ssentongo…

Embeera ya Ssegiriinya mbi

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates abasawo mu Ddwaliro…

Ebyabadde e Gabon tebisobola kutuuka Uganda – Kulayigye

Eggye ly’Eggwanga erya UPDF livuddeyo nerisekerera Bannabyabufuzi mu Uganda abalowooza nti okuwamba Gavumenti okubaluseewo mu Mawanga ga Africa…

Omubaka wa Busiro North aduukiridde abalwadde

Hon Nsubuga Paul Busiro North Munnakibiina kya National Unity Platform olunaku lw’eggulo yakyaddeko ku Kakiri Subcounty Health Centre…

UPDF eragidde abambala ebyambalo by’amaggye okukomya

Omwogezi w’Eggye ly’eggwanga UPDF Spokesperson Brig. Gen. Felix Kulayigye avuddeyo nalabula Bannabyabufuzi abambala ebyambalo eby’efaananyirizaako ne by’Eggye lya…

Pulezidenti Museveni akungubagidde eyaliko omubaka wa Kassanda

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yakungubagidde Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM eyaliko Omubaka wa Kassanda North Ssalabaya…