Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 326 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Bobi Wine akozesezza emotoka ya Gavumenti okusomba abantu – Kirunda

September 4, 2023 · Mubiru Ali
Amyuuka Munnamawulire wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, Faruk Kirunda avuddeyo nategeeza; “Oluvannyuma lwa Bobi Wine okulemererwa okuweza abantu mu nkuŋŋaana ze asazeewo kukozesa motoka ya Gavumenti okunyiiza abebyokwerinda batandike effujjo. Avunaanyizibwa by’entambula mu Minisitule y’ebyobulamu alina okuvunaana avunaanyizibwa ku motoka nnamba UG 4679M.”
Emotoka ngesombye!