Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 262 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Ebyabadde e Gabon tebisobola kutuuka Uganda – Kulayigye

September 4, 2023 · Mubiru Ali
Eggye ly’Eggwanga erya UPDF livuddeyo nerisekerera Bannabyabufuzi mu Uganda abalowooza nti okuwamba Gavumenti okubaluseewo mu Mawanga ga Africa naddala mu bugwanjuba kugenda kujja mu Uganda nti beerimba.
Omwogezi w’eggye ly’eggwanga UPDF Spokesperson Brig. Gen. Felix Kulayigye agamba nti ensonga eyavuddeko amaggye okuwamba obukulembeze mu Ggwanga lya Niger, Gabon, Mali, n’amawanga amalala kukulembeza bya bugagga wabula wano mu Uganda ssi bwekiri, abasirikale bamativu.
Wabula abalondoola eby’Obufuzi bino babiwakanyizza.