Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 262 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

UPDF eragidde abambala ebyambalo by’amaggye okukomya

September 4, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi w’Eggye ly’eggwanga UPDF Spokesperson Brig. Gen. Felix Kulayigye avuddeyo nalabula Bannabyabufuzi abambala ebyambalo eby’efaananyirizaako ne by’Eggye lya UPDF okukikomya bunnambiro nti era babiweeyo ku kitebe ky’amaggye e Mbuya oba ssi ekyo baakukwatibwa bavunaanibwe.
Kulayigye agamba nti baali baakola dda okulabula wabula bakizudde nti Bannabyabufuzi ate kati bazzeemu buto okwambala ebyambalo bino mu ngeri ey’okubasoomooza.