Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 184 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Twabadde ba mirembe, Poliisi nga yetukolako efujjo – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; “Abantu bafffe babadde ba mirembe nga bwetwakibagamba,…

Mabiriizi agudde omusango ku DIGP Katsigazi

Munnamateeka Male Mabiriizi olunaku olwaleero aguddewo omusango ku Kkooti e Nakawa ku mumuyuuka w’omuduumizi wa Uganda Police Force…

Okuwulira ogwokubba amabaati oguvunaanibwa Minisita Kitutu gwongezeddwayo

Kkooti eyongezzaayo okuwa ensala yaayo ku musango gw’amabaati oguvunaanibwa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Dr. Mary Goretti…

Pulezidenti Museveni asula teyebase lwakutalaaga Ggwanga – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ayongedde okukolokota Pulezidenti Yoweri…

Poliisi eyodde aba Booda Booda ababadde bekalakaasa mu Kampala

Aba booda booda mu Kampala enkya yaleero bakedde kukaalakaala n’omulambo gwa munnaabwe agambibwa okuba nga atomeddwa loole ya…

Enanga alabudde Bobi Wine n’abawagizi be

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga yavuddeyo nawanjagira abawagizi ba National Unity Platform – NUP abavaayo…

Nannyini motoka eyakola akabenje netta abantu asibiddwa lwakulemererwa kuleeta ddereeva we

Nannyini mmotoka nnamba UBM 489B eyakola akabenje ddekabusa nga 26 December, 2022 omwafiira abantu, avunaaniddwa gwakulemererwa kuleeta dereeva…

Poliisi esiimye aba FDC

Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nasiima Bannakibiina kya Forum for Democratic Change Col. (Rtd)…

Amasiro g’e Kasubi gaziddwa ku lukalala lw’ebifo ebyobulambuzi eby’Ensi yonna

Amasiro g’e Kasubi gaggyiddwa ku lukalala lw’ebifo by’obulambuzi ebiri mu katyabaga. Amawulire gano gaasanguziddwa mu lukung’aana lwa UNESCO…