Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 317 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

SACCO ya Palamenti egenda kwesonyiwa amabanja g’Ababaka abaafa

SACCO ya Palamenti erina enteekateeka essuula amabanja agawereza ddala obukadde 421,373,441 nga zino zaali zewolebwa Ababaka 3 kati…

Pulezidenti Museveni akirizza abasinga nsimbi okuzimba ekisaawe ky’ennyonyi e Kidepo

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ng’akozesa obuyinza obumuweeebwa Ssemateeka wa Uganda akkirizza bamusigansimbi okuva mu Ggwanga lya United Arab…

Uganda egenda kwesuubulira amafuta gaayo

Kikakasiddwa nti okutandika n’ennaku z’omwezi 1 January omwaka ogujja ogwa 2024, Uganda tegenda kuddamu kugula mafuta kuva Kenya…

Mustafa Luwemba aliwa? – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Mustafa Luwemba aliwa? Mustafa Luwemba yawambibwa nga 19 November 2020…

Martin Lukwago aliwa? – LOP Mathias Mpuuga

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Mw. Martin Lukwago aliwa? Nga 3 November 2020, mu katale…

Darius Mugoye aziikiddwa e Sheema

Abantu ab’enajawulo beyiye ku kyalo Rubanga ekisangibwa mu Disitulikiti ye Sheema okuziika abadde omumyuka owookubiri owa Pulezidenti w’ekibiina…

Pulizidenti Museveni akakasizza okukwatibwa kweyatta abalambuzi

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza Eggwanga nga abebyokwerinda bwebakutte omuyeekera wa ADF agambibwa okukuliramu okutta abalambuzi mu…

Abadde yeyita owa NDA akwatiddwa e Iganga

Abasirikale ba Uganda Police Force wamu n’Abakungu okuva mu kitongole kya Uganda National Drug Authority e Iganda bakutte…

Alien Skin Poliisi emuyigga – Luke Owoyesigyire

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi y’e Katwe…