Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 278 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Omuwuliriza wa Simba yewangulidde piki piki

Ssemanda Charles 19 okuva ku Kyalo Kayeeya mu Disitulikiti y’e Mubende yewangulidde piki piki empya ekika kya UG…

Omukyala agobeddwa mu maka oluvannyuma lw’omulamuzi okusala omusango

Omulamuzi wa kkooti y’amaka e Makindye Opio Charles asaze omusango gw’abagalana abaludde nga bagugulana olw’omwami okugoba omukyala we…

Lwaki mugenda mu malwaliro g’ebweru nga tulina amalungi wano – Sipiika

Sipiika wa Palamenti Anitah Among asabye Bannayuganda okwettanira amalwaliro gaakuno okufuna obujjanjabi okusinga okugenda ebunaayira okwonoona obutitimbe bw’ensimbi…

NUP ssente zeyafuna mu Gavumenti yazimbamu kitebe

Eyaliko Minisita Hon. Kiwanda Godfrey Ssuubi omumyuuka wa Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM owamassekkati; “Ssente ezaazimbye…

Waliwo abafere abawandiisa UNOC eyaabwe e Kenya

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa kukulondoola obugagga obw’ensimbo kakitegeddeko nti waliwo abantu abamu mu Uganda abalina enteekateeka y’okuwandiisa Uganda…

Sipiika akyalidde ku mubaka Ssegiriinya mu Ddwaliro

Sipiika wa Palamenti Anitah Among; “Ettuntu lyaleero nkyaliddeko Omubaka Wa Kawempe North Hon. Ssegiriinya Muhammad ali mu ddwaliro…

Amasomero 2 gagaddewo lwa Nyege nyege e Jinja

Essomero lya Victoria Nile Primary School n’erya Summit Nursery and Primary School e Jinja nga gano galiraanye ekifo…

Naffe mu Ankole tukaaba mirimu – Hon. Mwijukye

Omubaka wa Buhweju County Francis Mwijukye; “Abantu bagamba nti emirimu emirungi gyonna mu Gavumenti girimu bantu bava mu…

UNRA yakulinda amazzi okuggwawo okusobola okudaabiriza oluguudo oluliraanye omugga Kafu

Ekitongole ekivunanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority kitegeezeza nti kirinze amazzi agaayanjala ku luguudo…