Naffe mu Ankole tukaaba mirimu – Hon. Mwijukye

Omubaka wa Buhweju County Francis Mwijukye; “Abantu bagamba nti emirimu emirungi gyonna mu Gavumenti girimu bantu bava mu Ankole. Bwotuuka ewaffe mu Ankole, naffe twemulugunya kya Famire ezimu ezirina abantu mu State House bebaweebwa emirimu egyo. Tusobola okwogera ku Ankole naye naffe tubonaabona.”

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Omusirikale wa Uganda Police Force okuva mu kitongole ky'ebidduka ku Poliisi ya Kira Road Police Constable Tusiime Abdullah, asiimiddwa Inspector General of Police olwokweeyo mu mbeera yonna okuweereza Bannayuganda.
Tumusiime yakwatibwa ku katambi ngayambako ebidduka ebyali mu kalippagano ngenkuba etonnya wiiki eyise.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Omusirikale wa Uganda Police Force okuva mu kitongole ky`ebidduka ku Poliisi ya Kira Road Police Constable Tusiime Abdullah, asiimiddwa Inspector General of Police olwokweeyo mu mbeera yonna okuweereza Bannayuganda.
Tumusiime yakwatibwa ku katambi ngayambako ebidduka ebyali mu kalippagano ngenkuba etonnya wiiki eyise.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

9 0 instagram icon
Omwogezi w'Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bifulumizibwa ku mpewo ekya Uganda Communications Commission - UCC Ibrahim Bbosa agamba nti bakyasanga obuzibu okunoonya abafere abayingira mu mikutu gya Lediyo nebatandika okufera abantu.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Omwogezi w`Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bifulumizibwa ku mpewo ekya Uganda Communications Commission - UCC Ibrahim Bbosa agamba nti bakyasanga obuzibu okunoonya abafere abayingira mu mikutu gya Lediyo nebatandika okufera abantu.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

1 0 instagram icon
Buli lwamukaaga ebeera nguliko sakata, Dj Jet B agenda gukukuba oyite bute!

Buli lwamukaaga ebeera nguliko sakata, Dj Jet B agenda gukukuba oyite bute! ...

1 0 instagram icon
Dorothy Kisaka, David Luyimbazi ne Okello basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 4-November-2024.
Bya Christina Nabatanzi 
#ffemmwemmweffe

Dorothy Kisaka, David Luyimbazi ne Okello basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 4-November-2024.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
...

6 0 instagram icon
Dorothy Kisaka, Luyimbaazi David ne Okello mu kaguli ka Kkooti e Kasangati ekubirizibwa omulamuzi Beatrice Kainza. Bano baguddwako omusango gwa manslaughter wabula DPP alinawo omusango omulala gwagamba nti guno bweguna tegubasinze lwakiri bavunaanibwe omusango gwokuviirako abantu okuva kuba balemererwa okukola omulimu gwabwe.
Bya Christina Nabatanzi 
##ffemmwemmweffe

19 0 instagram icon