Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 974 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Martin Lukwago aliwa? – LOP Mathias Mpuuga

November 9, 2023 · Mubiru Ali
Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Mw. Martin Lukwago aliwa?
Nga 3 November 2020, mu katale e Bugoloobi mu Divizoni ye Nakawa. Mw Martin Lukwago yava ku mudaala gwe kweyali atundira eby’enyanja nagenda awummuze ku birowoozo ne banne nga bazannya Ludo.
Wano abampembe abaali mu ‘Drone’ webabawambira nebabetooloza ekibuga okutuusa ekiro lwebasuula abamu ku baali bawambiddwa eyo mu bitundu bye Muyenga.
Lukwago baamusigaza era na guno gwaaka, mpaawo wa luganda wadde emikwano yali azzeemu kumuwuliza!
Wangadya ne Uganda Human Rights Commission – UHRC ensonga baagikwata batya?”