Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 289 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Pulizidenti Museveni akakasizza okukwatibwa kweyatta abalambuzi

November 9, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza Eggwanga nga abebyokwerinda bwebakutte omuyeekera wa ADF agambibwa okukuliramu okutta abalambuzi mu kkuumiro ly’ebisolo erya Queen Elizabeth National Park gyebuvuddeko, abayizi ku ssomero lya Lhubiriha school, okwokya loole y’obutungulu e Kasese.
Ono ategeerekeseeko elya Njovu yakwatibwa ne banne abalala basatu.
Mungeri yeemu Pulezidenti Museveni akakasizza Bannayuganda nti obukuumi ku mikolo egitegekeddwa okuli ogw’embaga ya Kyabazinga n’ebirala buli gulugulu era abantu tebasaanye kuba nakutya.