Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 346 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: latest

Poliisi ezudde ebbokisi z’amasasi 2 e Masaka

Uganda Police Force mu kibuga Masaka mu Divizoni ya Kimaanya Kabonera egudde ku bibookisi bibiri ebiteeberezebwa okubaamu amasasi…

Ababaka ba Opposition abaagala okugolagana ne NRM temukukuta – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti, Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo ku Babaka abali ku ludda oluvuganya Gavumenti…

Ebya Among okutugoba yerimba talina tteeka mwatugobera – Hon. Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nategeeza nti okulabulwa okwakoleddwa Sipiika Anitah Among ngabatiisatiisa okubagoba…

Omukyala Alison Anna Nadiope mutaka mu Uganda

Omukyala Alison Anna Nadiope agamba nti ye Mukyala wa Kyabazinga William Wilberforce Gabula Nadiope IV kigambibwa nti atuuse…

Enguudo zigenda kuggalwa e Jinja olw’embaga ya Kyabazinga

Mu kwetegekera embaga ya Kyabazinga William Nadiope Gabuala IV egenda okubaayo olunaku lw’enkya, Uganda Police Force erambise enkozesa y’enguudo egenda…

Olubiri lwa Kyabazinga olw’e Budhumbula luyooyoteddwa

Olubiri lw’e Budhumbula, ekitebe ekikulu eky’e Bugabula nga ge maka ga Kyabazinga William Wilberforce Kadhumbula Gabula Nadiope IV…

Omukolo gwokugatta Kyabazinga ne Inebantu gutandika ssaawa ttaano ezookumakya – Katuukiro

Katuukiro wa Busoga Dr.Joseph Muvawala alangiridde nti omukolo gw’okugatta Kyabazinga William Gabula Nadiope IV ne Inebantu Mutesi Jovia…

Enteekateeka z’embaga ya Kyabazinga zigenda mu maaso

Ebbugumu lyeyongedde mu nteekateeka z’embaga ya Kyabazinga William Wilberforce Gabula Nadiope IV ng’essaawa eno ebidaala abagenyi ba Kyabazinga…

UNRA etandise okuteeka ebitaala ku luguudo lwa Entebe Expressway

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority kitandise okuteeka amataala ku luguudo lwa Entebbe…