Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 225 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Omukolo gwokugatta Kyabazinga ne Inebantu gutandika ssaawa ttaano ezookumakya – Katuukiro

November 17, 2023 · Mubiru Ali
Katuukiro wa Busoga Dr.Joseph Muvawala alangiridde nti omukolo gw’okugatta Kyabazinga William Gabula Nadiope IV
ne Inebantu Mutesi Jovia ku lutikko e Bugembe gugenda kumala essaawa bbiri zokka olwo boolekere Olubiri Kyabazinga wagenda okusembereza abagenyi be.
Okusinziira ku Katuukiro, omukolo guno gwakutandika ku ssaawa ttano zennyini era asabye abaagala okubaawo nga abajulizi mu kugatta abagole kuno okwebyafaayo okukuuma obudde.