Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 226 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Enteekateeka z’embaga ya Kyabazinga zigenda mu maaso

November 16, 2023 · Mubiru Ali
Ebbugumu lyeyongedde mu nteekateeka z’embaga ya Kyabazinga William Wilberforce Gabula Nadiope IV ng’essaawa eno ebidaala abagenyi ba Kyabazinga mwebanaatuula byatandise dda okuzimbibwa.
Omukolo guno gwa ku Lwamukaaga lwa wiiki eno nga gusuubirwa okumenya ebitooke olw’abanene abasuubirwa okugwetabako.