Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 372 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

UNRA etandise okuteeka ebitaala ku luguudo lwa Entebe Expressway

November 16, 2023 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya
Uganda National Roads Authority kitandise okuteeka amataala ku luguudo lwa Entebbe Expressway mu kaweefube w’okulaba ng’obulamu bw’abantu abalukozesa tebuli mu katyabaga.
Okusinziira ku kitongole ki UNRA omwaka guno wegunaggwerako amataala agawerera ddala 1000 gajja kuba gamaze okuteekebwa ku luguudo luno.