Breaking
News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse! News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 481 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Tag: latest

Kitalo! Abantu 3 bagudde mu nnyanja e Busaabala

Omwogezi wa Uganda Police Force Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga abantu 3 bwebagudde mu mazzi nebabbira oluvannyuma lweryato…

Tororo Cement eddaabirizza ebizibe bya UWESO Masuulita Children’s Home

Muwala w’Omukulembeze w’Eggwanga Natasha Museveni Karugire olunaku olwaleero akiikiridde Maama we era Minisita w’Ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Kataaha Museveni…

Bannayuganda abasoba mu 200 bebasiraanidde e Egpyt, India ne Myanmar – Minisita Mulimba

Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’ebweru w’Eggwanga John Mulimba Yokana avuddeyo nakakasa nti Bannayuganda 290 bebasiraanidde mu mawanga…

Munnakibiina kya NRM eyalimba emyaka agiddwa ku bwa Kansala

Omulamuzi wa Kkooti e Iganga Dan Apebbo agobye Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Mbeiza Eric ngono…

Mbuulirayo Omubaka eyali akwatiddwa UPDF olwokwambala enkofiira emyuufu – Rt. Hon. Nabbanja

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister avuddeyo nasambajja ebyogeddwa Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Joel Ssenyonyi nti Bannayuganda bakwatibwa…

Ngenda kutegeka okulonda okwamazima n’obwenkanya mu 2026 – Byabakama

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda eyakalayizibwa ku kisanja ekiggya Omulamuzi Simon Byabakama avuddeyo nasuubiza…

Emotoka ya Gavumenti etomodde emotoka y’omubaka Kimosho

Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM akiikirira Kazo Constituency, mu Disitulikiti ye Kazo nga ye Ssentebe…

Abalondebwa ku Kakiiko k’ebyokulonda bakubye ebirayiro

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Byabakama, omumyuuka we Hajati Aisha Lubega balayiziddwa…

Ssenkulu wa URA akyaddeko embuga

Ssenkulu wa URA, Omuk. John Musinguzi n’abamu ku baakola nabo batukyaliddeko olwaleero Twogedde ku nsonga ez’enjawulo era batutegeezeza…