Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 305 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Abalondebwa ku Kakiiko k’ebyokulonda bakubye ebirayiro

February 7, 2024 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Byabakama, omumyuuka we Hajati Aisha Lubega balayiziddwa ku kisanja kyaabwe ekyokubiri olunaku olwaleero.
Bammemba abalala okuli eyali omubaka wa Kajara County (Ntungamo District) Stephen Tashobya, Omusomesa wa Makerere University owa Political Science and Public Administration, Dr Sallie Simba Kayunga, eyaliko Omubaka wa Kioga County Anthony Okello, Ms Caroline Beinamaryo ne James Peter Emorut nabo kubye ebirayiro byobuweereza mu maaso ga Ssaabalamuzi Alfonse Owiny Dollo bano basuubizza okuweereza Bannayuganda awatali kyekubiira era nga bakubeera beerufu.