Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 303 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Emotoka ya Gavumenti etomodde emotoka y’omubaka Kimosho

February 7, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM akiikirira Kazo Constituency, mu Disitulikiti ye Kazo nga ye Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti aka Physical Infrastructure Dan Atwijukire Kimosho; “Emotoka ya Gavumenti nnamba UG 4229C etomedde eyange mu jam nga etaddeko n’obugombe n’oluvannyuma mu malala amanyi nebasimbula nebagenda. Amalala g’abakozi ba Gavumenti ku nguudo zaffe galina okunogerwa eddagala mu bwangu nnyo.”