Ssaabasajja asaasidde nnyo Abakrito olwokufiirwa Paapa – Katikkiro
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nkedde ku Ekelezia e Lubaga okutuusa obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II obw’okukubagiza Abakristo mu Uganda n’Ensi yonna olw’okufiirwa Paapa Francis.
Paapa Francis ebbanga lyonna atuggyiddeyo amakulu agali mu kwagala muntu munno ne Katonda wo era tujja kumujjukira ebbanga lyonna.”
#ffemmwemmweffe

