Breaking
News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi. News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 225 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Akwatidde ekibiina ki National Unity Platform bendera ku…

November 19, 2025 · Radio Simba

Akwatidde ekibiina ki National Unity Platform bendera ku kifo kyobwa Pulezidenti Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yakuutudde abantu be Nebbi okulonda aba NUP kuba kyekisumuluzo kyokka ekigenda okubayimgiza Uganda empya. Kyagulanyi yabateegezezza nti bwebalonda aba NUP olwo bajja kuba batadde ekkomo ku buli bwenguzi, obukulembeze obubi, amateeka aganyigiriza, ebbula lyemirimu wamu nokubatulugunya olwebyobufuzi.
#ffemmwemmweffe
#AnewUgandaNow
#protestvoteug
#UgandaDecides2026