Sipiika tampa nga ku ssente nali nkola mawulire – Hon. Kagabo

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Hon. Twaha Kagabo yabuddeyo nategeeza Akakiiko ka Palamenti nga bwatafunanga nsimbi obukadde 40 okuva ewa Sipiika wa Palamenti.
Ono bweyabadde alabiseeko mu Kakiiko ka Palamenti akakwasisa empisa Kagabo yategeezezza nti yali ateereddwako akazito okuva mu balonzi wamu n’ekibiina kye ekya National Unity Platform – NUP ekyamuleetera okuyiiya ateekewo akazannyo k’ensimbi.
Share.

Leave A Reply