Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 109 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Atta omuntu alina kufa – Pulezidenti Museveni

February 4, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Tulina okukiriziganya ku misango gyosobola okuyimbulirako omuntu ku kakalu ka Kkooti. Ekitongole ekiramuzi nakyo kirinamu obuzibu. Mulimu abantu abakyamu bangi. Ssemateeka agamba nti oyinza okuyimbula omuntu ku kakalu ka Kkooti. Oli natta omuntu ate nomuyimbula ku kakalu ka Kkooti, mwagala abantu batwalire amateeka mu ngalo.”