97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Sipiika akalambidde ku kyokuzannya akatambi aba NUP kebaleese

Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM akiikirira Payere County Isaac Otimgiw avuddeyo nasimbira ekkuuli ekyokuzannya akatambi akalaga abebyokwerinda nga batulugunya aba Opposition nga agamba nti bano basooke baleete obujulizi obwoleka nti ebyakwatibwa byaliwo nga tekanazanyibwa.
Wabula omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa amuwakanyizza namutegeeza nti nga bwebakiriza ak’Omubaka Kinnyamatama nekazanyibwa, tekiba kyabwenkanya kugaana aka Opposition.

Leave a Reply