Singa obulwadde bwa COVID19 buneyongera tujja kusibamu – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Wadde tugenda kuggulawo, abantu balina okukimanya nti Omicron variant weeri. Mubeere babuvunaanyizibwa ku bulamu bwammwe. Twali tutandise okufuna abalwadde mu State House nga abantu balagayizza. Maama Janet nange twali tulina okuddamu okwekebeza ekirungi nebatusanga nga tuli balamu.”

Share.

Leave A Reply