Pulezidenti Yoweri Museveni aweereddwa omuddaali

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Gen. (Rtd.) Yoweri Kaguta Museveni aweereddwa omuddaali gwa ‘Order of Katonga Star’, nga guno gwegusingayo mubitiibwa by’amaggye mu Yuganda. Guno gumwambaziddwa Ssaabalamuzi wa Yuganda Alphonse Owiny-Dollo ku mikolo gy’okujaguza emyaka 42 egye ggye lya UPDF egimanyiddwa nga ‘Tarehe Sita’.
Mu ngeri yeemu ne muto we Gen. Caleb Akandwanaho aka Salim Saleh naye aweereddwa omudaali gwa ‘Kabalega Star Medal’.
Share.

Leave A Reply