Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
bana bafiiridde mu kabenje
January 21, 2019 · Mubiru Ali
Abantu 4 bafiiriddewo mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Mbarara okudda e Lyantonde mu Disitulikiti y’e Kiruhura. Kigambibwa nti Dereeva wa Fuso nnamba UAV 292W yamulemeredde neggwa neyefuula nemuttirawo wamu n’abasaabaze 3.