Nulled24
Connect with us

Latest News

Poliisi etandise okunoonyereza ku bubbi bw’emotoka

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police SP Patrick Onyango agamba nti waliwo omusango gw’obubbi bw’emotoka ogwawabibwa Alex Kushemererwa 36, nga ddereeva wa Uber omutuuze w’e Butuukirwa Zone, Bukoto II Parish ku Police Post y’e Kamwokya nga eri wansi wa Poliisi ya Kira Road nga 22-6-2020.
Alex agamba nti nga 22-6-2020 yatwala emotoka ye ekika kya Toyota Raum nnamba UBD 958S ku kigobero e Kamwokya bajooze wabula omu ku booza emotoka nagivuga nagitwala mu kifo kyatamanyi.
Nnyiniyo bweyadde teyagisangawo, eky’omukisa omulungi yalina ‘tracker’ nebatandika okugirondoola era nebalaga nti yali mu Kambodia Garage okuliraana Bethel Church e Kikaaya.
Poliisi y’e Kamwokya ne Alex bagendawo wabula bagenda okutuukawo nga eraga bagiggyeewo nebagitwala mu Garage endala e Kanyanya okuliraana essomero lya Kampala Quality School, wabula oluvannyuma bwebamanya nti emotoka bagirondoola nebagiddusa okugizza ku mazzi wabula nga bagisokoddemu ebyuuma ebimu.
Poliisi bweyagenda okukwata nannyini Garage eno Rajab Mpulango, nakubira OC CID w;e Kanyanya eyajja okumutaasa nga agamba nti abasirikale okuva e Kamwokya baali bamusabye obukadde bubiri n’ekitundu olw’okusumulula emotoka ya Alex.
OC CID Kanyanya Police yategeeza nti abasirikale b’e Kamwokya bajja mu kitundu kye nga tebamutegeezezza era lwaki bali basaba omuntu gwebalina okukwata ssente. Era yabawaako abavubuka ababiri nasigaza Rajab Mpulango nannyini Garage.
DPC Kawempe w’e Kanyanya yatemezebwako nagenda ku Poliisi e Kanyanya okugoberera ensonga eno era nebakwata Mpulango nannyini garage nebamukwasa Poliisi y’e Kamwokya.
Poliisi egamba nti mukunoonyereza kwayo kulanga nti akulira ekikoosi ky’okusumulula emotoka z’abantu y’e Ssaalongo wabula yadduka era bamunoonya nga ye akulira okusumulula emotoka zino ye Rajab Mpulango.
Abakwatibwa kuliko Isaac Nanyole, Suleiman Mugerwa ne Rajab Mpulongo nga bakuumirwa ku Poliisi ya Kira Road.

Click to comment

You must be logged in to post a comment Login

Leave a Reply

On Air

Advertisement

Must See

More in Latest News

Porno Gratuit Porno Français Adulte XXX Brazzers Porn College Girls Film érotique Hard Porn Inceste Famille Porno Japonais Asiatique Jeunes Filles Porno Latin Brown Femmes Porn Mobile Porn Russe Porn Stars Porno Arabe Turc Porno caché Porno de qualité HD Porno Gratuit Porno Mature de Milf Porno Noir Regarder Porn Relations Lesbiennes Secrétaire de Bureau Porn Sexe en Groupe Sexe Gay Sexe Oral Vidéo Amateur Vidéo Anal