BREAKING NEWS
Observer: Why Kampala is turning green this March Observer: Inside Uganda’s traffic bribery MBU: Producer Ayo Bassboi reveals top 3 songs of the past decade MBU: List of 40 countries with visa-free entry to Uganda Red Pepper: LAW REFORM BODY IN DISARRAY! Report Exposes Leadership Vacuum, Idle Equipment & Performance Failures at ULRC Red Pepper: IRA IN THE DOCK! Lubega’s Long Reign Faces Fresh Scrutiny as Probe Digs Ghost Billions Spent Without Approval, Missing Policyholders’ Fund

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live
News

Pulezidenti wa NUP talina buyinza buyimiriza mu myuuka we – Mathias Mpuuga

Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba; “Ndi mmemba wa Commission. Commission yemu eyawa Ababaka ba Palamenti ssente z’emotoka. Balekulira? Ompita otya omubbi? Ssemateeka wa National Unity Platform mumanyi bulungi. Manyi obuyinza bwa Pulezidenti webukoma. Alina obuyinza ku bintu ebimu, wabula okuyimiriza omumyuuka we si kyekimu ku byo.
Ku nkomerero ya byonna tutendekebwa era tuli banjawulo. Terujja kukeera lumu lumu mbeere Kyagulanyi era Kyagulanyi tajja kukeera nkya abeera Mathias Mpuuga. Tuli banjawulo era byetukola bikwatagana naye si kuvuganya.”

Leave a Reply