Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 246 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Mu kunoonya akalulu, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, Omubaka…

December 19, 2025 · Radio Simba

Mu kunoonya akalulu, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Lwengo Cissy Dionozia Namujju ategeezezza Pulezidenti nti abakyala e Lwengo basanga ekizibu ky’amazzi kuba be bafumba bbo abaami ekizibu kyebalina kyamasanyalaze nga bwebadda okuva mu bbaala nga batamidde, awaka batomera ebisenge so nga bandibadde banyiga ‘switch’ ngamataala gaaka.
#ffemmwemmweffe
#ProtectingTheGains
#UgandaDecides2026