Pulezidenti Museveni komawo ne 2026 – Hajji Sseddunga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ssentebe w’abaazirwanako mu ggwanga Hajji Edrisa Sseddunga asinzidde ku mukolo gw’olunaku lw’Abazira e Kololo nasaba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yesimbewo ne mu kalulu akajja aka 2026 kuba balaba nga akyalina amaanyi agakulembera Eggwanga lino nga tewali amuwunyamu.
Ono era yeebazizza Pulezidenti Museveni okukubiriza Bannayuganda okulya muwogo ky’agambye nti kimwongedde akatale kubanga bamuliira ddala n’amaanyi.
Share.

Leave A Reply