Pulezidenti Museveni akuzizza abasirikale mu maggye

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ng’omuduumizi w’eggye lya UPDF owokuntikko yakuzizza abasirikale ba UPDF era nabawa n’ebifo ebiggya.
Bano kuliko Col Charity Bainabaabo nga ono akuziddwa nga kati Brig. Gen. nafuulibwa Deputy Commander SFC, Col. David Mugisha akuziddwa nafuulibwa Brig. Gen. nalondebwa nga 2IC 3Div ne Lt. Col. Nathan. Nabimanya akuziddwa nafuulibwa Colonel nalondebwa nga Commander 2SFG.
Share.

Leave A Reply