Pulezidenti Museveni akuzizza abasirikale 76

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ng’omuduumizi w’eggye lya UPDF owokuntikko yakuzizza abasirikale ba UPDF 76. 62 bakuziddwa okuva ku ddaala lya Capt okudda ku lya Maj, 13 pkuca ku lya Lt. okudda ku lya Capt.
Mu bano abakuziddwa mulimu n’omumyuuka wakulira CMI D/CMI Col Abdul Rugumayo eyakuziddwa nafuulibwa Brig Gen.
Share.

Leave A Reply